Type at least 2 characters to search
No results found for ""
Courses
Lessons
navigate open
See all results →
Okubuulira Enjiri mu Baibuli n'Obuyigirizwa

Okubuulira Enjiri mu Baibuli n'Obuyigirizwa

Search Course

Type at least 3 characters to search

Search through all lessons and sections in this course

Searching...

No results found

No matches for ""

Try different keywords or check your spelling

results found

Lesson 9: Okubuulira Enjiri mu Ngeri Y’olutindo

5 min read

by Stephen Gibson


Ennyanjula

Omukulembeze W’ekibiina Wetegereze: Mu ntandikwa y’okuyiga kuno, Abayizi balina okuwa lipooti yebyo bye baayiseemu mu kugabana enjiri nga bakozesa enkola gye baayizeeko mu ssomo eriyise. Jjukira nti abayizi betaaga okuzzaamu amaanyi buli omu munne. Buli muntu eyagabana enjiri yakola ekintu ekyomugaso, wadde nga eyawulira teyayanukula ngagikkiriza.

Mu kwetegekera essomo, kakasa nti olina olubaawo, olubaawo olweru, oba olupapula olunene olw’okulagirako ebifaananyi eri ekibiina.

Kye twalaba ne tuwulira, kye tubabuulira nammwe, nammwe mulyoke musse ekimu naffe; era naye okussa ekimu kwaffe kuli ne Kitaffe era n'Omwana we Yesu Kristo (1 Yokaana 1:3).

► Nsonga ki omutume gye yawa okugabana enjiri?

Tumaze okulaba kiki kye kitegeeza okusisinkana Katonda n’okukyuka, okutandika enkolagana naye. Tulina ne nkolagana eyenjawulo nabalala abalina enkolagana ne Katonda. Bwe tugabana enjiri, tuba tuyita abalala okujja okubeera obumu bwe tulina ne Katonda nabalala abamumanyi.