Ebigendererwa By’essomo
(1) Omuyizi ajja kuba asobola okunnyonnyola:
-
Omukisa n’obukulu eby’obuwanguzi bw’omukkiriza ku kibi.
-
Ekisa Katonda kyawa okubeera mu bulamu obuwnguzi.
-
Obulamu obw’omwoyo obuva mu nkolaganan ne Kristo.
-
Okulabula kwe byawandiikibwa okw’okugwa okuva mu kisa.
-
Ekiwandiiko ky’ebikkiririzibwamu mu Bukristaayo ku bintu ebikwata ku bulokozi.
(2) Omuyizi ajja kuba ne ssuubi erya waggulu ku buwanguzi ku kibi.