Type at least 2 characters to search
No results found for ""
Courses
Lessons
navigate open
See all results →
Abakristaayo By’Ebakkiririzaamu

Abakristaayo By’Ebakkiririzaamu

Search Course

Type at least 3 characters to search

Search through all lessons and sections in this course

Searching...

No results found

No matches for ""

Try different keywords or check your spelling

results found

Lesson 14: Eby’oluvannyuma

10 min read

by Stephen Gibson


Ebigendererwa By’essomo

(1) Omuyizi ajja kuba asobola okunnyonnyola:

  • Emitendera emikulu mu mitwe egikwata ku by’oluvannyuma.

  • Okudda kwa Kristo ne kye kitegeeza eri obulamu bw’Omukristaayo.

  • Okuzuukira kwa bantu bonna n’omugaso gw’omubiri.

  • Okusala omusango ogw’enkomerero eri ebitonde byonna ebimanyi okukola obulungi n’obubi.

  • Obwakabaka bwa Katonda obutaggwawo.

  • Ekiwandiiko ky’ebikkiririzibwamu mu Bukristaayo ku by’oluvannyuma.

(2) Omuyizi ajja kumanya omugaso gw’okutunuulira obulamu nga eggulu bwe libutunuulira.