Type at least 2 characters to search
No results found for ""
Courses
Lessons
navigate open
See all results →
Abakristaayo By’Ebakkiririzaamu

Abakristaayo By’Ebakkiririzaamu

Search Course

Type at least 3 characters to search

Search through all lessons and sections in this course

Searching...

No results found

No matches for ""

Try different keywords or check your spelling

results found

Lesson 2: Embala Ya Katonda

12 min read

by Stephen Gibson


Ebigendererwa By’essomo

(1) Omuyizi ajja kuba asobola okunnyonnyola:

  • Lwaki endowooza y’omuntu ku Katonda nkulu nnyo.

  • Lwaki okuba nti Katonda ye Mutonzi Kimufuula okuba ow’enjawulo ku balala bonna.

  • Embala Ya Katonda: kiki kye kitegeeza okuba nti omuntu, omwoyo, taggwawo, ali mu Busatu, nannyini buyinza bwonna, ali buli wantu wonna, takyukakyuka, amanyi byonna, mutukuvu, mutuukirivu, ow’okwagala.

  • Engeri buli mbala ya Katonda bweri ey’enjawulo mu nkolagana yaffe naye.

  • Baibuli nga bwe tunuuliramu okusukkuluma kwa Katonda.

  • Ekiwandiiko ky’ebikkiririzibwamu mu Bukristaayo ku Katonda.

(2) Omuyizi ajja kwewala ensobi ey’obutategeera bulungi obukulu bwengeri z’okusinza