Ebigendererwa By’essomo
(1) Omuyizi ajja kuba asobola okunnyonnyola:
-
Ebimu ku binnyonnyola ku kikula kya bamalayika
-
Kiki bamalayika kye bakola mu bulamu bw’omukkiriza.
-
Okugwa kwa Setaani ne myoyo emirala emibi.
-
Olutalo olw’omwoyo oluliwo mu nsi ey’omwoyo.
-
Obuwanguzi bwa Katonda obusembayo nabakkiriza ku myoyo emibi.
-
Ekiwandiiko ky’ebikkiririzibwamu mu Bukristaayo ku myoyo.
(2) Omuyizi ajja kwewala okwegomba okukyamu okuli mu nsi ey’omwoyo.
