Type at least 2 characters to search
No results found for ""
Courses
Lessons
navigate open
See all results →
Abakristaayo By’Ebakkiririzaamu

Abakristaayo By’Ebakkiririzaamu

Search Course

Type at least 3 characters to search

Search through all lessons and sections in this course

Searching...

No results found

No matches for ""

Try different keywords or check your spelling

results found

Lesson 4: Obw’omuntu

11 min read

by Stephen Gibson


Ebigendererwa By’essomo

(1) Omuyizi ajja kuba asobola okunnyonnyola:

  • Engeri gyetumanyamu nti ekifaananyi kya Katonda mu muntu kya mubiri ogulabika.

  • Ebisaanyizo munaana eby’ekifaananyi kya Katonda ekiri mu muntu.

  • Abantu baakolebwa mu ngeri ey’enjawulo okukolagana ne Katonda.

  • Engeri abantu gyebalina okwesalirawo.

  • Abantu balina omugaso ogutakoma okusukka ku mugaso gwe balina mu bulamu obw’ensi.

  • Ekiwandiiko ky’ebikkiririzibwamu mu Bukristaayo ku bantu.

(2) Omuyizi ajja kutegeera nti tajja kumatira nga omuntu awatali nkolagana ne Katonda.