Ebigendererwa By’essomo
(1) Omuyizi ajja kuba asobola okunnyonnyola:
-
Ensibuko ye kkanisa.
-
Ekkanisa nga ekintu ekiramu.
-
Ekkanisa nga omubiri omulamu ogw’omu kitundu.
-
Okusinziirwa obumu obw’ekkanisa mu nsi yonna.
-
Okusinziirwa obumu bwe kkanisa mu kitundu.
-
Amasakalamentu g’ekkanisa.
-
Ebiruubirirwa Eby’ekkanisa.
-
Ekiwandiiko ky’ebikkiririzibwamu mu Bukristaayo ku Kkanisa.
(2) Omuyizi ajja kulaba obuvunaanyizibwa bwe okwewaayo eri ekkanisa y’omukitundu.
